Luganda
Luganda Beginner Worksheet 5: Future Tense
1. You will go to the market.
2. We will buy jackfruit.
3. I will read the news.
4. They will work at the hospital.
5. She will see the Pope.
6. You (plural) will dance.
7. You will like the teacher.
8. I will have a house.
9. We will eat chicken and rice.
10. She will sell clothing.
11. They will prepare breakfast.
12. You (plural) will fry eggs.
13. I will need water.
14. He will help me.
15. We will be in Kampala.
Answer key:
1. Ojjakugenda mu katale.
2. Tujjakugula ffenne.
3. Njjakusoma olupapula lw’amawulire
4. Bajjakukola mu eddwaliro.
5. Ajjakulaba Paapa.
6. Mujjakuzina.
7. Ajjakwagala omusomesa.
8. Njjakulina awaka.
9. Tujjakulya nkoko ne omuceere.
10. Ajjakutunda engoye.
11. Bajjakuteekateeka ekyenkya.
12. Mujjakusiika amaagi.
13. Njjakwetaaga amazzi.
14. Ajjakunyamba.
15. Tujjakubeera mu Kampala.